TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abakkiriza bajjukidde Ssaabasumba Joseph Kiwanuka

Abakkiriza bajjukidde Ssaabasumba Joseph Kiwanuka

Added 26th February 2021

Ssabasumba Kiwanuka yafuuka ssaabasumba okuva mu 1960 okutuuka bwe yafa mu 1966.

Fr. Kabagira ne Fr. Henry Mubiru nga bassa ekimuli ku ntaana ya Ssaabasumba Joseph Kiwanuka mu Eklezia e Lubaga bwe baabadde bamujjukira.  Yafa nga February 22, 1966.

Fr. Kabagira ne Fr. Henry Mubiru nga bassa ekimuli ku ntaana ya Ssaabasumba Joseph Kiwanuka mu Eklezia e Lubaga bwe baabadde bamujjukira. Yafa nga February 22, 1966.

 

By Juliet Lukwago

Abakkiriza bajjukidde Ssaabasumba Joseph Nakabaale Kiwanuka eyafa nga February 22, 1966 n'aziikibwa mu Eklezia Lutikko e Lubaga.

Mmisa y'okumujjukira yakulembeddwa omu ku bamyuka ba Bwanamukulu w'e Lubaga, Fr. Kabagira ng'ayambibwako Fr. Henry Mubiru.    Fr. Kabagira yategeezezza nti Kiwanuka yafuuka Ssaabasumba ku myaka 39 egy'obukulu.

[image_library_tag 776c956d-065d-47f7-8ba3-9087e4c36039 703x467 alt="Fr. Kabagira ne Fr. Henry Mubiru nga bassa ekimuli ku ntaana ya Ssaabasumba Joseph Kiwanuka mu Eklezia e Lubaga bwe baabadde bamujjukira. Yafa nga February 22, 1966." width="703" height="467" ]
Fr. Kabagira ne Fr. Henry Mubiru nga bassa ekimuli ku ntaana ya Ssaabasumba Joseph Kiwanuka mu Eklezia e Lubaga bwe baabadde bamujjukira. Yafa nga February 22, 1966.

Ssaabasumba Kiwanuka yazaalibwa Nakirebe abagenzi Victoro Katumba Mundu  -kanika ne Felicitas Nankya Namukasa Ssabawebwa nga June 25, 1899, yali ssaabasumba okuva mu 1960 okutuuka bwe yafa mu 1966.  

Fr. Kabagira ne Fr. Mubiru nga beegattiddwaako ssentebe wa Lubaga Foundation, Dr. Saturninus Kasozi Mulindwa n'abalala ne baganzika ekimuli ku ntaana ye.  Ssaabasumba Kiwanuka okusooka yali ateereddwa mu ntaana g'omubiri gwe abajja ku ntaana ye bagulaba naye oluvannyuma entaana yonna n'ezimbibwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fr.Tamale

Fr. Tamale waakuziikibwa Bu...

Fr.  Joseph Tamale 39 afudde oluvannyuma lw'okutawaanyizibwa ekirwadde kya Puleesa n'ensigo. W'afiiridde, abadde...

Omutaka Gabunga, Mubiru  (wakati) ne Benon  Kibuuka (ku ddyo) ng'abasabira omwoyo gwa Ssaabasumba e Lubaga.

Bannaddiini musse ekitiibwa...

OMUTAKA Gabunga,Mubiru Zziikwa owookubiri, asoomoozezza Bannaddiini ku kussa ekitiibwa mu buwangwa n'Ennono. ...

Betty Maina (ku kkono) , minisita Oryem ne Amelia Kyambadde oluvannyuma lw'okussa omukono ku ndagaano.

Gavt. ya Uganda ne Kenya zi...

GAVUMENTI ya Uganda ne Kenya zitadde omukono ku ndagaano egendereddwaamu okumalawo emiziziko egibaddewo wakati...

Lukyamuzi ne Kasibante.

Lukyamuzi ne Kasibante bavu...

ABALWANIRIZI b'eddembe ly'obuntu bawakanyizza emisolo emipya gavumenti gy'ereeta mu mbalirira y'ebyensimbi ey'omwaka...

Abasiraamu nga basimba ekipande ku poloti eyassibwa ku ttaka ly'Omuzikiti  e Kiyunga mu Mukono era ekifo baakyeddiza.

Abasiraamu beddizza ettaka ...

ABASIRAAMU b'omu disitulikiti y'e Mukono abali wansi wa Mukono Muslim District Council batandise okweddiza ettaka...