TOP

Ababbi banyaze amaduuka e Kisozi

Added 2nd March 2021

ABANTU abatannategeerekeka balumbye abatuuze b’e Kisozi e Buddo mu Town Council y’e Kyengera ne banyaga bya bukadde.

Migadde eyabbiddwa ng’aliko by’annyonnyola poliisi.

Migadde eyabbiddwa ng’aliko by’annyonnyola poliisi.

ABANTU abatannategeerekeka balumbye abatuuze b'e Kisozi e Buddo mu Town Council y'e Kyengera ne banyaga bya bukadde.

Abatuuze bagamba nti obunyazi buno bwabaddewo ku ssaawa nga 8:00 mu kiro ekyakeesezza ku Mmande era ng'amaduuka agasoba mu 3 ge gaamennyeddwa ebintu byonna ebyabaddemu ne babitwala.

Dauda Migadde kkansala w'ekitundu kino era nga y'omu ku babbiddwa yategeezezza nti yabadde agenda ku dduuka ku ssaawa 12:00 ez'oku makya ne bamukubira essimu ne bamutegeeza ng'ababbi bwe baabadde banyaze edduuka lye.

Migadde yagambye nti poliisi y'e Buddo yatutte embwa ezikonga olusu kyokka tewali muntu gwe baakutte. N'agamba nti ebintu ebyabbiddwa bibalirirwaamu obukadde obusoba mu 20.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abazinyi nga basanyusa abantu.

Kibadde kijobi nga Fr. Kyak...

EMBUUTU zibuutikidde ekifo ekisanyukirwamu ekya John Bosco Ssologgumba e Lukaya mu Kalungu. Zino zipangisiddwa...

Bannyabo

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde ...

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde batugobya abaami baffe?

Akeezimbira

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto en...

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto entuufu gy'osaanidde okuyiwa ku kizimbe.

Bannyabo; Nakazinga ng'annyonnyola

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe b...

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe bakugaana omwami weeyisa otya?

Kakooza ng’alaga bwe yabuuse ekikomera.

Poliisi eyogezza eyakwatidd...

POLIISI eyogezza omusajja eyakwatiddwa ku by'okumenya n'okubba amaka we bazaala omugenzi Ssaabasumba Cyprian Kizito...