TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Mwongere amaanyi mu kulyowa emyoyo - Jonah Lwanga

Mwongere amaanyi mu kulyowa emyoyo - Jonah Lwanga

Added 2nd March 2021

SSAABASUMBA w’Eklisia y’Abasodokisi, Metropolitan Jonah Lwanga asabye Bakabona okwongera amaanyi mu kulyowa emyoyo gy’abakkiriza naddala mu kiseera ekirimu okusoomoozebwa kw’endwadde enzibu nga corona n’obunkenke obuleeteddwa embeera y’ebyobufuzi eri mu ggwanga.

Metropolitan Jonah Lwanga ( ku ddyo) ng’ayanjulira abakkiriza Dikoni Cornelius Gulere.

Metropolitan Jonah Lwanga ( ku ddyo) ng’ayanjulira abakkiriza Dikoni Cornelius Gulere.

SSAABASUMBA w'Eklisia y'Abasodokisi, Metropolitan Jonah Lwanga asabye Bakabona okwongera amaanyi mu kulyowa emyoyo gy'abakkiriza naddala mu kiseera ekirimu okusoomoozebwa kw'endwadde enzibu nga corona n'obunkenke obuleeteddwa embeera y'ebyobufuzi eri mu ggwanga.

Yabadde mu Mmisa mu Klesia y'Omutukuvu Sophia ku Salaama Road e Luwafu - Makindye bwe yabadde ayawula Polof. Cornerius Gulere abadde Dikoni n'adda ku ddaala ly'Obwafaaza. Fr. Gulere y'atwala ekitongole kya Klesia eky'ebyenjigiriza era nga musomesa mu Uganda Christian University e Mukono.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kangaawo ng'ayogera e Butuntumula.

Kangaawo akunze Abalemeezi ...

OMWAMI wa Ssaabasajja Kabaka atwala essaza ly' e Bulemeezi, Kangaawo Ronald Mulondo agugumbudde bassemaka  abaganza...

Pulezidenti wa DP Norbert Mao ne Ismail Kirya mu lukiiko ne bannamawulire.

Aba DP basabye Gavt. okuliy...

BANNAKIBIINA kya DP basabye Gavumenti okuliyirira abantu bonna abagenda okufiirwa ettaka awagenda okuyita payipu...

Dayirekita Wambuga (ali mu kkooti) ng' agezaako okunnyonnyola abasomesa abamutabukidde.

Abasomesa batabukidde dayir...

Emirimu gisannyaladde ku ssomero lya Good Luck Junior School e Katalemwa mu ggombolola y'e Gombe mu disitulikiti...

Omukazi nga bamusitula okumussa ku kabangali bamutwale mu ddwaaliro.

Kabangali ya poliisi etomed...

KABANGALI ya poliisi ewabye n'erumba okukazi abadde atambulira ku mabbali g'ekkubo okukkakkana ng'emumenye okugulu....

Mu Kkooti ye kkansala w'e Luzira, Willy Turinawe  ng'atottola obulumi bwe bayitamu.

Abatuuze batabukidde abayoo...

ABATUUZE ba Stage 7 e Luzira ekisangibwa mu Munispaali y'e Nakawa bavudde mu mbeera ne batabukira abakozi ba Kkampuni...