TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abaazirwanako 200 bagenze Somalia kukuuma mirembe

Abaazirwanako 200 bagenze Somalia kukuuma mirembe

Added 2nd March 2021

EKIBINJA ky’amagye ekisooka e Kakiri kisunsudde abaazi rwanako 200 nga baakutwalibwa e Somalia okwongera okukuuma emirembe.

Maj. Katamba.

Maj. Katamba.

EKIBINJA ky'amagye ekisooka e Kakiri kisunsudde abaazi rwanako 200 nga baakutwalibwa e Somalia okwongera okukuuma emirembe.

Omwogezi w'ekibinja ky'amagye ekisooka, Maj. Bilal Katamba yategeezezza nti abaasunsuddwa bagenda kwegatta ku bamagye abaliyo ab'ekibinja kya 33 ne 34 okwongera okukuuma emirembe mu ggwanga lino.

"Abakulembeze ab'oku ntikko aba UPDF baasalawo okunoonya abaazirwanako beegatte ku ggye eririyo okukuuma emirembe era tusuubira nti bagenda kukola bulungi kuba omulimu gwe bagenzeemu bagumanyi ate n'empisa bazirina", Katamba bwe yategeezezza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuzibizi wa Arsenal eyafun...

Tierney yafunye obuvune mu vviivi era asuubirwa okumala ebbanga eriwerako nga tazannya wabula Arteta agamba nti...

Bassita ba Leicester bameny...

TTIIMU ya Leicester eraze lwaki abazannyi baayo basatu baayo basatu tebaazannye mupiira gwa Premier, West Ham bwe...

Wabaddewo vvaawompiteewo n...

WABADDEWO vvaawompiteewo ku kisaawe kya MTN Arena e Lugogo ng'abakungu ba FUFA balondesa abakulembeze b'omupiira...

Abamu ku bayizi be basabidde.

Abayizi ba S.6 babuuliriddw...

ABAYIZI ba S6 babuuliriddwa okutwala ebigezo eby'akamalirizo bye batandika enkya ng'ensonga kuba kati batandise...

Fr. Dominic Kagoye  ng'akwasa Kironde (afukamidde wansi ) pikipiki gye baamutonedde,nnyina (mu gomesi) n'abaana be.

Omusomesa eyaziba amaaso ki...

Eyali Omusomesa wa Siniya okubala ne 'Physic's eyaziba amaaso mu ngeri eyewuunyisa ng'ali mu kibiina asomesa n'akubwa...