TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bassentebe mulemere ku mazima - Akulira abakozi mu Wakiso

Bassentebe mulemere ku mazima - Akulira abakozi mu Wakiso

Added 3rd March 2021

Bassentebe b’ebyalo ku mitendera gya LC1 ne LC11 mu Town Council y’e Kasangati mu Wakiso Disitulikiti bakubiriziddwa bulijjo okufiira ku mazima nga baweereza abantu naddala abo ababa balina obuyambi bwe beetaaga okuva mu ofiisi ya LC1.

Edward Mulyanga akulira bassentebe mu Kasangati nga bamukwasa sitampu.

Edward Mulyanga akulira bassentebe mu Kasangati nga bamukwasa sitampu.

Bya Samuel Tebuseeke

Bassentebe b'ebyalo ku mitendera gya LC1 ne LC11 mu Town Council y'e Kasangati mu Wakiso Disitulikiti bakubiriziddwa bulijjo okufiira ku mazima nga baweereza abantu naddala abo ababa balina obuyambi bwe beetaaga okuva mu ofiisi ya LC1.

Amagezi gano gabaweereddwa Godfrey Akiiki akulira abakozi mu disitulikiti y'e Wakiso bwe yabadde akwasa bassentebe bano sitampu empya ezaavudde mu Gavumenti ng'omukolo gwabadde ku kitebe kya Town Council e Kansangati.

CAO yategeezezza nti abadde afuna amawulire nga bwe waliwo bassentebe abakadde abaalemera sitampu z'ebyalo ng'ate n'abakakiiko nga balina ezaabwe ekintu ekibadde kitabula abantu. Yasabye byonna bikome era anaakwatibwa ne sitampu etali ntuufu waakuvunaanibwa

Umar Lutalo, Town Clerk wa Kasangati Town Council yeebazizza Gavumenti okuvaayo n'eyamba bassentebe bano okusobola okumalawo enkaayana  mu bakulembeze b'ebyalo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...