TOP
  • Home
  • Amawulire
  • 'Drone' etomedde akatimba k'eddwaaliro e Masaka n'egoya abantu

'Drone' etomedde akatimba k'eddwaaliro e Masaka n'egoya abantu

Added 17th April 2021

Abantu abawerako balumiziddwa takisi ekika kya Drone nnamba UBJ 598 P ebadde eva e Mutukula - Kyotera okwolekera Kampala bw'eremeredde omugoba waayo n'ebasaabala.

Akabenje kano kaagudde Katwe mu kibuga Masaka okumpi n'eddwaaliro ekkulu e Masaka mmotokka bwe yeesozze akatimba k'eddwaaliro abawerako n'ebagoyagoya n'okubamenya amagulu.

Waliwo n'owa Bodaboda gwe yakutuddeko okugulu era bonna abaakoseddwa baddusiddwa mu ddwaaliro nga bataawa! 

Kaso3

Kaso1

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...