TOP
  • Home
  • Amawulire
  • UNEB be yasunsudde okutegeka ebigezo baakukola yintaviyu

UNEB be yasunsudde okutegeka ebigezo baakukola yintaviyu

Added 30th April 2021

Akulira UNEB Dan Odongo.

Akulira UNEB Dan Odongo.

Bya Benjamin Ssebaggala 

AKAKIIKO akagaba n'okusunsula abakozi mu minisitule y'ebyenjigiriza (Education Service Commission) kayise abasomesa UNEB be yasunsudde abagenda okutegeka ebigezo abayizi bye bakola.

Omuwandiisi w'akakiiko kano Asuman Lukwago mu bbaluwa gy'awandiikidde akulira UNEB Dan Odong, ategeezezza nti akakiiko kakkirizza okusaba kwe baataddeyo okusunsula abasomesa abagenda okutegeka ebigezo.

Lukwago alagidde UNEB eyite abasomesa bonna bakung'aanire mu bifo ebitwala ebitundu byabwe (Centres) basobole okukola yintaviyu.

Ategeezezza nti buli agenda okugezesebwa alina okugenda n'ebbaluwa okuva mu UNEB emukakasa nti yalondebwa okukola omulimu guno.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...