TOP

Micheal Kinene Akomyewo na Nkuba mpya

Added 3rd May 2021

Micheal Kinene Akomyewo na Nkuba mpya

Omuyimbi Micheal Kinene akomyewo na nkuba mpya oluvannyuma lw'okumala ekiseera nga tafulumya luyimba lwona. Ono yafuluma eggwanga mu mwezi gwa March wa 2018  era okuva olwo awangaalira mu gwanga lya Bungereza.

Kinene yafulumizza oluyimba lweyatuumye ‘'Eyakubererawo" Mweyanyonyoledde engeri abantu gye befuulira abo ababayiirawo omubiri.

Yatutegeezezza nti buli muntu alina abamubererawo nga kyandibade kirungi najjukira abantu naddala nga Katonda amulinyisizza eddaala. Kinene yayongeddeko nti ku mulundi guno akomyewo mu nsiike yokuyimba n'amaanyi mangi oluvanyuma lw'okufuna ba maneja abapya abamanyiddwa nga Richmond promotions era bamukoledde olutambi lw'enyimba lulamba lwategese okufulumya mu bbanga eritali lya wala.

Micheal Kinene yakuba enyimba nga; Oli Property yange, Akadaalako, Tuli kuki, Oli Specialist, n'endala nyingi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...