TOP
  • Home
  • Amawulire
  • FDC evumiridde effujjo erikolebwa ku bannanawulire

FDC evumiridde effujjo erikolebwa ku bannanawulire

Added 4th May 2021

Bya Doreen Namaggala
AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa bannamawulire nga batuukiriza emirimu gyabwe.
Bino abyogeredde mu lukung'aana lw'abannamawulire lweyakubye ku kitebe kyabwe e Najjanankumbi.
Kaija agamba nti omulimu gw'amawulire gugenda gulinnyirirwa nga waliwo ababakugira okuleeta n'okwogera amazima ekintu ekitali kya bwenkanya
kubanga kizza eggwanga emabega.
Ategeezezza nti buli muntu yetaaga bannamawulire olw'omulimu ogw'ettendo gwebakolera eggwanga.
 Agamba nti embeera eno eya bannamawulire okutiisibwatiisibwa eviiriddeko n'abamu okudduka mu ggwanga olw'eby'okwerinda byabwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...