TOP

Spice Diana asiibuludde abasiibi

Added 4th May 2021

Bya Mukasa Lawrence 
ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku muzikiti gwa Masgidih Jamiyah  ku Ndikuta Madda ku luguudo lwe Busaabala n'ebintu ebikozesebwa bibayambeko mukusiibulukuka n'okumalako ekisiibo kino obulungi.
Spice Diana yategeezezza nti ayagala nnyo eddiini y'obusiraamu kubanga mu biseera byeyabeererako ne Kitaawe omuto eyali bba wa maama we yamuyisa bulungi n'amutuuma n'erinnya lya Hajarah yesonga lwaki tayinza kutuula butuuzi mu kaseera ng'Abasiraamu bangi bali mu kusiiba kyoka nga eby'okusiibulukuka tebabirina.
Ye Fik Famaicca yategeezezza nti eky'okubeera omuyimbi tekimuggyako kubeera nti munaddiini era yabadde alina okusitukiramu agende ayambe basiraamu banne abali mu kusiiba naye nga tebalina byakusiibulukuka n'asaba n'abantu abalala abalina obusobozi okuyamba kwabo abatalina.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...