Wangula kapyata ya Toyota Rav4 ne betPawa sizooni eno

Aug 26, 2021

Osigazza okutuusa ku Ssande nga 29 August okwetaba mu kazannyo kano, era abawanguzi omunaana (8) bajja kuvuganya ku Mmande nga August 30

NewVision Reporter
@NewVision

KINO KIRANGO:

betPawa ewadde buli kasitoma omukisa okuyingira sizoni empya ey’omupiira gwa English Premier League n’ekidduka ekipya.

 Munnayuganda nnamukisa omu (1) ajja kwewangulira emmotoka empya ey’ekika kya Toyota RAV4 XLE Premium. Omulala ajja kuwangula Obukadde busatu (UGX 3 Million), addako aveewo n’akakadde kamu n’ekitundu (UGX 1.5 Million), ate abataano (5) abasembayo buli omu yewangulire emitwalo 75 (UGX 750,000).

 Okufuna omukisa okuwangula ekimu ku birabo bya premier,  beetinga ku mupiira gwa English Premier League gwonna mu mwezi guno ogwa August ku betPawa weetabe mu kazannyo okusobola okuwangula.

 Osigazza okutuusa ku Ssande nga 29 August okwetaba mu kazannyo kano, era abawanguzi omunaana (8) bajja kuvuganya ku Mmande nga August 30.

 Bonna tujja kubayita mu September bavuganye mu mupiira ogw’enjawulo wano mu Kampala. Omuwanguzi ajja kuvaawo ng’avulumula emmotoka ey’ekika kya Toyota RAV4 XLE Premium, era teri ajja kuvaawo ngalonsa.

 Osobola okwetabamu bw’osiba ssente okutandikira ddala ku UGX 1 ofune n’ebirala eby’okulondako bingi. Ogenda kubeetinga ku ttiimu emu yokka gy’oyagala nga Man Utd, oba onaazannyira ku betPawa n’owangula ennyongeza ya bitundu 500% bw’olonda ttiimu 45?

Kozesa Pawa yo otandike sizoni mu maanyi ku betPawa.

Kozesa Pawa yo otandike sizoni mu maanyi, ku betpawa.ug/epl-launch-giveaway

 Beetinga n’obuvunaanyizibwa. 25+.

Okubeetinga bwokwemanyiiza kwabulabe eri obwongo bwo. betPawa erina layisinsi, era eddukanyizibwa ku biragiro by’ekitongole kya Lotteries and Gaming Regulatory Board.

Ennamba ya layisinsi #24. Essimu: 0786776998, 0753572050. WhatsApp: 0780334452. Facebook: betPawa Uganda

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});