Nga ensi yonna ekuza olunaku lwa bagala (Valentine) Omulabirizi wa Central Buganda eyawumula Bp George Ssenabulya alajanide Pulezidenti Yoweri ayagale nnyo abantu bonna bakulembera, babeere bumu. Bp Ssenabulya era alabudde Banayuganda nti bafeeyo nnyo okwagalana ebiseera byonna, nga kino kija kwongera okutwala eggwanga mu maaso.