Abatuuze ku byalo 6 e Buikwe balaajanidde abakulembeze babazimbire ku nnayikondo
Abatuuze ku byalo mukaaga e Buikwe balaajanidde abakulembeze baabwe babazimbire ku nnayikondo kuba zebalina tezimala. Babyogedde bakwasibwa nnayikondo eyabazimbiddwa aba Nile Breweries Limited.
Abatuuze ku byalo 6 e Buikwe balaajanidde abakulembeze babazimbire ku nnayikondo