AKAKIIKO K'EBY'OKULONDA KASENGUSE WAGENDA KUYITAWO LUGUUDO

Akulira akakiiko k’ebyokulonda akwasizza UNRA ekifo we babadde bakakkalabiza omulimu gwokuzimba Kampala Flyover gugende mu maaso. Kati akakiiko k’ebyokulonda kasengukidde ku kizimbe kya national Housing nga bwekateekateeka ekitebe kyako e Lubowa mu Wakiso

AKAKIIKO K'EBY'OKULONDA KASENGUSE WAGENDA KUYITAWO LUGUUDO
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision