Agataliikonfuufu: Abe Njeru balajaana lwa kutulugunyizibwa okususse mu makolero gyebakakkalabiza.
Olwaleero Uganda yeegasse ku nsi yonna okukuza olunaku lw’abakozi.Wadde nga abalwana okufuna emirimu beeyongera,naye ate abakolera mu makolero bangi bakaaba.Tukubye ttooci mu bakolera mu makolero g’e Njeru ekibuga ekiri wakati wa jinja ne Buikwe.
Agataliikonfuufu: Abe Njeru balajaana lwa kutulugunyizibwa okususse mu makolero gyebakakkalabiza.