Amawulire

Agataliikonfuufu: Omukazi eyatulugunyizibwa akwasizza bba n'abalala musanvu. Bamusiba akandooya.

Poliisi ekutte musanvu abeenyigidde mu kusiba omukazi akandooya olw’okunoba ewa bba ate nebakimussaako nti yabbye amatooke n’embizzi. Mu bakwatiddwa kuliko bba n’omwana eyaluka olukwe. Bino biri ku kyalo Namuzikizza e Kikandwa e Mityana ng’omukazi apooza na bisago mu ddwaliro.

Agataliikonfuufu: Omukazi eyatulugunyizibwa akwasizza bba n'abalala musanvu. Bamusiba akandooya.
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision
Omukazi eyatulugunyizibwa akwasizza