By Willy Semmanda
OMUYIMBI era Pulezidenti wa fedeleeson y’abayimbi, Edrisa Musuuza amanyiddwa nga Eddy Kenzo akyaddeko mu mwoleso gwa Bride & Groom Expo 2024, n’asiima by’asanzeeyo.
Kenzo yakyaddeko mu mwoleso akawungeezi k’Olwokutaano n’alambula emidaala egy’enjawulo n’eno aboolesi n’abazze okulaba ebyolesebwa bwe bamukubira obuluulu okumulaga obwagazi n’obuwagizi.
Don Wanyama ng'ali ne Kenzo mu mwolesogwa Bride and Groom