Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala Luke Owoyesigyire, agambye nti , n'abamu batuuse n'okwasa endabirwamu z'emmotoka mu jjaamu ne babanyagako ssente n'ebyamaguzi ebirala.
Kino kiddiridde poliisi okukuba n'etta abantu Mukaaga, nga kigambibwa nti baliko omuntu gwe baali bagenda okubbako ssente ku Acacia e Kamwokya nga beeyambisa pikipiki.
Owoyesigyire ategeezezza nti ababbi bano , nabo, bali mu kubalinnya kagere era nga baakubakwata.