Fresh Kid agenda ‘Sausi’
Mar 19, 2025
PATRICK Ssenyonjo amanyiddwa nga Fresh Kid agudde mu bintu. Ono ng’ayambibwako eyali minisita Nakiwala Kiyingi, Zari n’abakulira ekibiina ekitwala Bannayuganda e South Africa bamuyiyeemu tiketi y’ennyonyi agende afune okubangulwa mu by’ennyimba era waakwetaba mu nkuhhaana ezitegekebwa Bannayuganda abali eyo.

NewVision Reporter
@NewVision
PATRICK Ssenyonjo amanyiddwa nga Fresh Kid agudde mu bintu. Ono ng’ayambibwako eyali minisita Nakiwala Kiyingi, Zari n’abakulira ekibiina ekitwala Bannayuganda e South Africa bamuyiyeemu tiketi y’ennyonyi agende afune okubangulwa mu by’ennyimba era waakwetaba mu nkuhhaana ezitegekebwa Bannayuganda abali eyo. Agenda ne kitaawe Fresh Daddy era w’anaakomerawo, ng’addamu atwaza emisomo.
Related Articles
No Comment