Agataliikonfuufu: Abatuuze bubefuse nebakanyama Babadde baziika mutuuze munnaabwe ow'ekibanja.
Apr 16, 2025
Abakungubazi battunse ne bakanyama be balumiriza okuba nti baasindikiddwa nannyini ttaka okubalemesa okuziika munnabwe ku kibanja kyamazeeko emyaka. Bano batuuse n’okusima entaana nnya nga buli gye basima bakanyama bagiziika. Bino bibadde ku kyalo Naggamba e Busukuma mu Wakiso

NewVision Reporter
@NewVision
Related Articles
No Comment