Eyaliko omulamuzi wa kkooti ensukkulumu omulamuzi Prof. George Kanyeihamba aziikiddwa.Okusabira omwoyo gw'omugenzi kukulembeddwamu Omulabirizi omubeezi owa Kampala Jackson Fredrick Balwa asabye abalamuzi bulijjo okusookanga okwekeneenya emisango nga tebannasalawo.