Emmotoka ttaano zisanyeewo mu muliro ogukutte Garage e Ntinda

EMMOTOKA Ttaano zisaanyewo n'ebintu ebirala ebiwerako ne bibengeya, mu muliro ogukutte garagi e Ntinda mu Kampala. 

Emmotoka ttaano zisanyeewo mu muliro ogukutte Garage e Ntinda
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision

EMMOTOKA Ttaano zisaanyewo n'ebintu ebirala ebiwerako ne bibengeya, mu muliro ogukutte garagi e Ntinda mu Kampala. 

Gubadde Ntinda mu munisipaalo y'e Nakawa mu Kampala bwe gukutte ekifo ekyo ne gwokya emmotoka 7 , Ttaano kuzzo ne zifuuka bipampagulu n'endala ebiri ne zoonoonebwa kuno kw'ogatta n'ebintu ebirala ebiwerako. 

Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala, Luke Oweyeaigyire, agambye nti abazinyamooto nga bali wamu n'abekitingole kya UEDCL, batuuse mu kifo ekyo ne bazza embeera mu nteeko ng'okunoonyereza, kugenda mu maaso