Munyagwa olumaze okunsunsulwa n'ategeeza nti agenda kugoba abagwiira bonna mu Uganda

Munyagwa agenda kugoba abagwira bonna abaayingira eggwanga mu bukyamu. 

Munyagwa ng'abuuza ku ssente w'akakiiko k'ebyokulonda
By Kizito Musoke
Journalists @New Vision

Munyagwa agenda kugoba abagwira bonna abaayingira eggwanga mu bukyamu.
Olulimi lw'eggwanga oluswayiri agenda kulukyusa alusikize olufalansa n'oluzungu ezoogerwa mawanga agawera.

Munyagwa ng'ali ku kitebe ky'ebyokulonda

Munyagwa ng'ali ku kitebe ky'ebyokulonda

Olunaalayira mu ssaawa 48 agenda  kuyimbula Kiiza Besigye okuva mu kkomera mu bitiibwa ebingi.