GEN.Mugisha Muntu alabudde abanene mu gavumenti abakozesa obuyinza bwabwe okutulugunya abantu n'okulinnyirira Edembe ly'obuntu.
Abawagizi ba Muntu nga bakung'aanye mu bungi okumuwagira
Muntu asinzidde ku ttawuni y'e Kaberebere bw'abadde agenze okusaggula akululu mu disitulikiti y'e Isingiro n'ategeeza nti buli muntu alina okubeera n'eddembe lye awatali kutulugunyizibwa.