EKITONGOLE kye by'obulambuzi mu Gwanga ekimanyiddwa nga Uganda Tourism Board (UTB) batongoza emmotoka z'empaka ezimanyiddwa nga Rajiv Ruparelia Memorial Rally nga zino zigendereddwamu okujjukira ebintu Rajiv byeyakolera emmotoka z'empaka mugwanga
Ezimu ku mmotoka ezeetabye mu Rally
Sudhir Rupelia Taata w'omugenzi agambye nti musanyufu nnyo okuba nga abatuuze be Gulu wamu ne UTB batandise Empaka zino mu kitundu kino kubanga kiraga omukwano gwebalina eli Rajiv .

Okusimbula emmotoka
Mayor we Gulu Alfred Okwong agambye nti Empaka zino zireese abantu bangi okusobola okwetaba mumpaka zino zagambye nti zaali nungi era baagala zisigale nga zitegekebwa mu kibuga kye Gulu.