Amawulire

Omubaka omukazi omulonde ow'e Jinja asiimye abalonzi

OMUBAKA omulonde omu­kazi ow'ekibuga Jinja, Sarah Lwansasula yeebazizza abalonzi mu kibuga kino, abaamusoboz­esezza okutuuka ku buwanguzi.

Omubaka omukazi omulonde ow'e Jinja asiimye abalonzi
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

OMUBAKA omulonde omu­kazi ow'ekibuga Jinja, Sarah Lwansasula yeebazizza abalonzi mu kibuga kino, abaamusoboz­esezza okutuuka ku buwanguzi.

Yalangiriddwa ku buwanguzi nga kati alindiridde kulayizibwa mu May w'omwaka guno. Ono yamegganye n'abalala 10.

Lwansasula yafukamidde ku maviivi ge ne yeebaza Katonda mu Lutikko y’e Bugembe.

RCC w'ekibuga Jinja, Richard Gulume yasiinzidde ku mukolo guno n’akubiriza Bannayuganda okuddayo ku mirimu gyabwe era beetegekere okulonda abakulem­beze ku mutendera oguddirira ku Lwokuna nga January 22,2026.

Tags:
Amawulire
Jinja
Mubala
Mubaka
Sarah
Buwanguzi
Balonzi