Amawulire

NRM ekakasizza Jacob Oboth Oboth ne Thomas Tayebwa ku bwa sipiika n'omumyuka wa Sipiika

Agava mu State House galaga nti Jacob Oboth Oboth omubaka wa West Budama Central ne Thomas Tayebwa omubaka wa Ruhinda North e Mitooma bamaze okuba nga bakakasibwa bammemba ba NRM okuvuganya ku kifo kya sipiika n'omumyuka we. Okulonda kwa nkya ku kisaawe e Kololo   

Jacob Oboth Oboth ne Thomas Tayebwa abakakasiddwa NRM ku kifo kya Sipiika n'omumyuka we
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision