Amawulire

Abadde omwogezi wa Poliisi mu Greater Bushenyi akwasiddwa ofiisi y'omutabaganya wa poliisi n'omuntu wa bulijjo mu Kampala

ABADDE omwogezi wa poliisi mu Greater Bushenyi, Apollo Tayebwa, akwasiddwa ofiisi ng'omutabaganya wa poliisi n'omuntu wa bulijjo (CLO) mu kitundu kya Kampala Metropolitan East .

Abadde omwogezi wa Poliisi mu Greater Bushenyi akwasiddwa ofiisi y'omutabaganya wa poliisi n'omuntu wa bulijjo mu Kampala
By: Godfrey Kigobero, Journalist @New Vision

ABADDE omwogezi wa poliisi mu Greater Bushenyi, Apollo Tayebwa, akwasiddwa ofiisi ng'omutabaganya wa poliisi n'omuntu wa bulijjo (CLO) mu kitundu kya Kampala Metropolitan East .

KMP East,  mwe muli poliisi ya Jinja Rd, Kira rd, Kira Division , Seeta ,  Mukono, Mbalala  ne Naggalama. Ofiisi eno, ebaddemu Achilles Atwebembere era ng'omukolo gw'okugimukwasa , gukubiriziddwa akulira bambega mu kitundu ekyo, nga y'akiikiridde RPC.

Gwetabiddwako abakungu ba poliisi ab'enjawulo okuva mu KMP East n'abantu ab'enjawulo.

Tags:
KMP
Greater Bushenyi
Apollo Tayebwa