POLIISI e Nateete eyogezza omuvubuka Sinai Muwonge eyafumise omuvuzi w'emotoka za Special ebiso ebyamusse.

Muwonge Eyakwatiddwa
AZIIKIBWA KU SSANDE
Ku Lwomukaaga, omulambo gwe gwakuggyibwa mu maka agakola ku by’okuziika aga Rhino gye yatwaliddwa, atwalibwe butereevu ku kkanisa ya All saints e Kasasa
Kalambi wabeewo okusaba, oluvannyuma lw'okusaba omubiri gwe gutuusibwe mu makaage e Bulaga Kasasa abantu bagukubeko eriiso evvannyuma, olwo ku ssande aziikibwe awakawe wennyini e Kasasa Bulaga ku ssaawa 10 ez'olweggulo zaategeezezza nti, Muwonge yasoose kwegaana eby'okufumita

Omugenzi Thomas Batiibwe
Omuvubuka kwe kutegeeza nga bwe yamufumise ng'alowooza nti, muzeeyi alinamu ku ssente asobole okuzitwala kuba yabadde azeetaaga nnyo, nti naye