🇺🇬 Tukwagaliza Olunaku olw'Ameefuga ag'e 64 olulungi 🇺🇬
  *   🇺🇬✨ Okujaguza eddembe lyaffe, obusika bwaffe, obumu, okwesiimisa n'omwoyo gwa Uganda. Tiimu ya Bukedde ekwagaliza Olunaku olw'ameefuga olw'omulundi ogwa 64!🎉🇺🇬   *  
Amawulire

Abasajja 3 abavunanyizibwa okutta eyali omusuubuzi mu Kibuga Masaka Hajjat Aisha Nantayi balindiridde kibonerezo

Abasajja 3 abavunanyizibwa okutta eyali omusuubuzi mu Kibuga Masaka Hajjat Aisha Nantayi balindiridde kuweebwa kibonerezo.

Ronald Lutaaya ku kkono, Samuel Twinomuguni amanyiddwa nga  Mukiga wakati ne Alex Makandya ku ddyo nga bali mu kaguli ka kkooti enkulu e Masaka oluvannyuma lw'okusingisibwa emisango gy'okubbisa eryany
By: Phiona Nanyomo, Journalist @New Vision

Abasajja 3 abavunanyizibwa okutta eyali omusuubuzi mu Kibuga Masaka Hajjat Aisha Nantayi balindiridde kuweebwa kibonerezo.

Abasajja bano kuliko Ronald Lutaaya, Samuel Twinomuguni amanyiddwa nga Mukiga ne Alex Makandya bebalindiridde okuweebwa ekibonerezo luvannyuma lw'omulamuzi wa kkooti enkulu e Masaka Victoria Nakintu okubasingisa emisango okuli ogw'okubbisa eryanyi n'okutta omugenzi Aisha Nantayi nga 27/7/2019....Bano basuubirwa okuwebwa ekibonerezo kyabwe olunnaku olwa leero.

Tags: