Omukuumi w'ekitongole ky'obwanannyini, afudde n'omuntu omulala omu, naweebwa ekitanda ng'ali bubi mu kabenje akagudde e Kiboga.
Afudde ategeerekese nga Moses Muhanga 21 owa kkampuni etannamanyika ate omusaabaze gw'abadde aweese n'atwalibwa mu ddwaaliro e Kiboga ng'ali mu mbeera mbi.
Omwogezi wa poliisi mu Wamala, Lameck Kigozi agambye nti ebidduka byombi, bitwaliddwa Ku poliisi e Kiboga nga bayigga ddereeva.