Sipapa yeegaanye eby’okubba bannansi ba Sudan n’ategeeza nti ye musajja mukozi era asuubula zzaabu na mmotoka.
Bino sipapa abyogedde yeewozaako ku misango gy’obwakkondo egimuvunaanibwa.