Amawulire

Abassiddwako emikono basabiddwa okwettanira ekkubo effunda

Bishop Eria Luzinda Kizito omulabirizzi we Mukono eyawumula ku lwa Bishop Moses Banja yataddeko abaana 247 emikono ku Kanisa ya St.Andrew's  Church Wamala-Ttaba.

By: Abu Batuusa and Abu Batuusa, Journalists @New Vision

Bishop Eria Luzinda Kizito omulabirizzi we Mukono eyawumula ku lwa Bishop Moses Banja yataddeko abaana 247 emikono ku Kanisa ya St.Andrew's  Church Wamala-Ttaba.

Bishop Eria Luzinda Akuutidde abantu okugoberera ekkubo effunda kubanga lyeririmu okwesiima ly'ekkubo erya Yseu Kristo kubanga bwebulamu Isaaya olunyiriri olwo 9:16.

Tags: