Bannamawulire ba Bukedde Famire abaalondeddwa okukulembera ekibiina ekigatta bannamawulire bonna mu Ggwanga ekya Uganda Journalists Association (UJA) wasoose kubaawo okuvuganya wakati wa wakati wa Emmanuel Kirunda ne Kalungi Jay Riziki nga boombi baabadde bavuganya ku bwa Pulezidenti bw’ekibiina kino

Munnamateeka Gilbert Mboonye (Kkono) eyakulembeddemu okulondesa Bannamawulire obukulembeeze bwaabwe
Emmanuel Kirunda ne Kalungi Jay Riziki beeyamye okukola ku nsonga eziruma Bannamawulire
Kalungi yayogedde ensonga lwaki yasazeewo okulekera Kirunda obwa Pulezidenti bwa UJA ye n’asalawo amumyuuke kubanga bonna ba Ffamire emu, Kalungi yasabye Bannamwulire bonna wonna mu Ggwanga okussa ekimu beewale enjawukana

Kalungi Rizik (mu Bimyuufu) ne Josephat Sseguya Pulezidenti W'olugambo Ku Kitebe Kya Uja E Kawempe