Omuzuukulu awalabanyizza jjajja gwebalumiriza okwezibika emmaali ya mulekwa
Jjajja w'abaana akaabidde mu lukiiko lw'ekyalo nga abazzukulu bamutadde ku nninga abawe ebyobugagga bya nnyaabwe.Jjajja puleese emususseeko n’adduka mu lukiiko. Bino bibadde ku kyalo Nkonge 'B' mu town council ya Nakifuma - Naggalama mu Mukono.