Agataliikonfuufu: Amadda ga Nuhu Mbogo, Abasiraamu bagajjukidde.
Jjajja w’obusiraamu Omulangira Kassim Nakibinge asabye Ababaka ba Palamenti babeeko kyebakola ku bbeeyi y’ebintu erinnya buli kadde. Abyogeredde ku kasozi Kibuli nga bajjukira nga bwegiweze emyaka 127 bukyanga Omulangira Nuhu Mbogo ava mu buwanganguse e Zanzibar
Agataliikonfuufu: Amadda ga Nuhu Mbogo, Abasiraamu bagajjukidde.