Eyabuze okuva ku mulimu asattizza Famire

Munamawulire
Munamawulire @Bukedde
May 09, 2024

FAMIRE y’omuvubuka Albine Komakech esattira oluvannyuma lw’okutabuka omutwe n’ava ku mulimu n’abula kati omwezi mulamba. Komakech yali akolera ku galagi eriraanye poliisi y’e Katwe era yabula February 14, 2024.

Enock Katwere, omu ku mikwano gye yategeezezza nti kati guweze omwezi bukya ababulako. Baggulawo omusango ku poliisi ya Jinja Road SDRef:43/14/02/2024. Yategeezezza nti alabye ku mayitire ge akube ku ssimu 0700295146.

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});