TOP

Ebibala alina sukaali by'alina okulya

Added 31st July 2019

Omulwadde wa sukaali n'ebibala by'olya ne bimukuuma nga wa kigere

Ebibala nga bino birungi ku mulwadde wa sukaali

Ebibala nga bino birungi ku mulwadde wa sukaali

Ebibala ebirungi ku wa sukaali bye biruwa?
Engeri gy'olya nkulu ku mulwadde wa sukaali era ebiseera ebisinga okukyusa mu by'olya kiyinza okumala okukuuma sukaali w'omubiri gwo mu bipimo ebituufu n'abeera nga takyakukosa.
Era ebibala byonna osobola okubirya naddala ebiba byeyengezza ku muti. Olina okwegerera n'olyako kitonotono kyokka n'okikola emirundi esatu oba ena olunaku kubanga birimu ebiriisa n'ebirungo ebiyambako omubiri okutangira n'okulwanyisa endwadde eziyinza okukulumba.
 katunda oba omubisi gwabwo omukamulirewo mulungi ku wa sukaali Akatunda oba omubisi gwabwo omukamulirewo mulungi ku wa sukaali

 

Ku bibala bino yongerezaako enva endiirwa, nazo zirye ku buli kijjulo buli lunaku okusobozesa omubiri gwo okwerwanako n'okwezza obuggya.
Jjukira ebintu by'okola ne by'olya awaka buli lunaku bisobola okukosa enkola ya sukaali mu mubiri gwo n'alinnya, mu mbeera eno, genda ew'omusawo ajjanjaba sukaali akuluhhamye kikusobozese okubeera omulamu obulungi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Embiranye ku kifo ky'obwap...

OKUNOONYEREZA okukoleddwa Vision Group kuzudde nti okuvuganya mu bitundu bya Uganda kusinga mu Buganda, wakati...

Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa mu kkomera e Kitalya

Farouk bba wa Julie Underwo...

BBA wa munnakatemba Julie Underwood azannya nga Sharon mu ba Ebonies, Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa...

Isima Mutagaya

Owa Mobile Money asindikidd...

KKOOTI ya Buganda Road esindise omukozi wa Mobile money mu kkomera e Kitalya nga kigambibwa nti yabba ssente obukadde...

Kasasa

Kkooti egobye okusaba kw'ab...

KKOOTI Enkulu ey’ebyettaka egobye okusaba kw’abaana ba Sekabaka Muteesa mwe babadde baagalira okubakkiriza okujulira...

Pte Asiimwe (ku kkono), Pte Mugabi, 2Lt Kasmula ne 2Lt Ankunda mu kaguli ka kkooti gye baavunaaniddwa n’abaserikale ba poliisi e Makindye.

Boofiisa basimbiddwa mu kko...

BOOFIISA ba poliisi basimbiddwa mu kkooti y’amagye ne bavunaanibwa okusomola ebyama bya Gavumenti ne babigabira...