TOP

Ebivaako omwana okuziyira

Added 22nd October 2019

Genderera omwana wo okutangira okuziyira okusobola okutangirwa

 Ebibala ng'akatunda buyamba ku kukuuma omwana obutalwalalwala

Ebibala ng'akatunda buyamba ku kukuuma omwana obutalwalalwala

Bya Olive Lwanga

Omwana wange lwaki aziyira n'okukolola?

Omusawo w'abaana e Mulago, Dr. Robert Kajubi, agamba nti omwana olina okumanya oba alina ssennyiga oba ekifuba kuba bino bietra okuvaako omwana okuziyira olw'eminyira egikwata mu miwaatwa omuyita empewo n'amawuggwe kuba bo tebamanyi kunyiza, kukolola na kuwanda.

 miyemba nagyo giyamba ku kukuuma omwana omulamu Emiyembe nagyo giyamba ku kukuuma omwana omulamu

 

Ekirala kebeza omwana wo olaba nga talina bulwadde bwa asima kuba naye avaako okuziyira naddala mu budde obunnygoga ng'ennaku zino kuba enkuba etonnya buli kiseera.

Wabula kisoboka okuba ng'omwana oyo tafuluma bulungi olwo obucaafu obuli mu mubiri ne buvaako obuzibu buno.  

Muwe ku byokulya ebiyamba okugonza olubuto ng'amenvu, n'ebibala asobole okufuluma obulungi obutuli obuyingiza empewo n'okugifulumya buzibukuke.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...