TOP

Nneerinde bubonero ki obw'omutawaana nga ntandise okumira ARV?

Added 6th November 2019

Ebikuyamba okukendeeza emikisa gy'okukosebwa akawuka ka siriimu ne ARV

 Eddagala lya Septrin eriyamba ku kuzimba abaserikale b'omubiri

Eddagala lya Septrin eriyamba ku kuzimba abaserikale b'omubiri

Bya Ruth Nazziwa

Bwe ntandika okumira eddagala eriweweeza ku kawuka ka siriimu (ARV), bubonero ki obw'omutawaana bwe nnina okwerinda?

Omukugu mu kukebera n'okubudaabuda abalina akawuka ka siriimu ku Taso e Ntebe, Pamela Irene Nakato annyonnyola nti, bw'otandika okumira eddagala, obulabe bw'okukosebwa akawuka ka siriimu bukendeera ekitegeeza nti, n'emikisa gy'okufuna obulwadde obutali bumu gikendeera.

Wabula kino osobola okukituukako ssinga obeera ng'omira bulungi eddagala (ARV) ng'omusawo bw'abeera akulagidde mu budde obutuufu nga toyosezza.

Mu mbeera y'emu, olina okuba ng'olya bulungi n'okwerabirira obulungi era olina okwewala okweraliikirira ekisusse.

Bw'oba olina ensonga ezikukuluusanya ebirowoozo, funa omuntu gwe weesiga omubuulireko muzoogeremu naye kuba kiwewula omutima gwo.

Ebyo ng'obikoze kizibu okukosebwa ARV ng'abamu bwe balowooza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bbebi gwe baasudde mu ddwaaliro

Omusajja acankalanyizza edd...

OMUSAJJA acankalanyizza eddwaliro bw'atutte bbebi n'amusuulira abasawo nga abalumiriza obutakozesa bukugu ekyaviirako...

UNRA bataddewo amaato okuso...

ABATUUZE mu ggombolola y'e Galiraaya mu disitulikiti y'e Kayunga ababadde batakyasobola kutambula olw’oluguudo...

Mmeeya Balimwezo ng’ayogera n’abamu ku basuubuzi b’omu katale k’e Nakawa.

Kaabuyonjo y'akatale k'e Na...

EYALOGA omugagga Haruna Ssentongo tannassa mbugo! Anti bamututte mu kkooti nga bbanka ya Orient emubanja obuwumbi...

Maj. Kakooza Mutale asuze k...

MAJ Roland Kakooza Mutale n’ekibinja ky'abajaasi be Basuze ku malaalo ga Kasirye Ggwanga nga bamukungubagira nebamutendereza...

Abaasomerako e Kako nga bawaayo ebintu

Abaasomerako e Kako bawadde...

ABAYIZI abaasoomerako e Kako abeegattira mu kibiina kya Kako Old Students Association (KOSA) badduukiridde essomero...