TOP

Ab’e Mulago musseewo bambega

Added 23rd September 2011

Abaakwatiddwa kirungi bavunaanibwe babe ekyokulabirako eri abalala. Ate nga mwagala okukola obulungi omulimu gw’okukwata ababbi abalala mu ddwaaliro lyonna, mukozese bambega batambule mu ddwaaliro lino muli kaseera olwo mujja kusobola. Kirungi nti mwatuwadde n’ennamba za ssimu okuli: 0800100447

Abaakwatiddwa kirungi bavunaanibwe babe ekyokulabirako eri abalala. Ate nga mwagala okukola obulungi omulimu gw’okukwata ababbi abalala mu ddwaaliro lyonna, mukozese bambega batambule mu ddwaaliro lino muli kaseera olwo mujja kusobola. Kirungi nti mwatuwadde n’ennamba za ssimu okuli: 0800100447 oba 0712331275 okubaloopera abo abatusaba ssente.

Naye mutuyambe ennamba zino zibeeko.
Cristella Nabanoba, Kampala.

Ab’e Mulago musseewo bambega

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omubaka Ocan ng'akwasa Kalidinaali ebirabo.

Kalidinaali asiimye Omubaka...

KALIDINAALI Emmanuel Wamala alabiseeko mu lujjudde oluvannyuma lw’ebbanga ng’abantu bamwebuuza. Kalidinaali okulabikako...

Poliisi ng’etwala Galabuzi (ku mpingu) ne mukyala we (ku ddyo) ku poliisi.

Babakutte kutulugunya mwana

ABATUUZE b’e Mbuya Kinnawattaka- Katoogo bavudde mu mbeera ne batabukira abafumbo abaludde nga batulugunya omwana...

Mugula ng’akutte amagi amafu ge baabakutte nago. Mu butono nabo baakwatiddwa.

Abagula amagi amafu ne bako...

POLIISI y’e Katwe ekutte abasajja bana abagambibwa okugula amagi amafu ne bakolamu keeki ze baguza abantu e Nateete....

Abazannyi ba Police nga bajaganya.

Police efunvubidde ku kikopo

Airtel Kitara 2-3 URA Police 3-1 Onduparaka UPDF 2-0 Mbarara City POLICE FC obusungu bw’okukubwa Vipers ebumalidde...

Derrick Kakooza, eyateeba ggoolo ey'obuwanguzi ku Mauritania.

Hippos erwanira World Cup

Leero mu Africa U-20 Cup of Nations (Quarter) Cameroon -Ghana,1:00 Burkina Faso - Hippos, 4:00 ez'ekiro ...