TOP

Muky. Musisi tangaaza ku ppaaka za bbaasi

Added 19th September 2011

Nalowooza nti KCCA bwe yasalawo okuggya ppaaka mu Kibuga wakati ne bbaasi zaalugenderamu kuba nazo zisimba mu kibuga wakati. Tulina ey’oku kizimbe kya Qualicel, ku kisaawe e Nakivubo n’endala ezitikkira ku nguudo nga nazo zimu ku zivaako akalippagano k’ebidduka.

Nalowooza nti KCCA bwe yasalawo okuggya ppaaka mu Kibuga wakati ne bbaasi zaalugenderamu kuba nazo zisimba mu kibuga wakati. Tulina ey’oku kizimbe kya Qualicel, ku kisaawe e Nakivubo n’endala ezitikkira ku nguudo nga nazo zimu ku zivaako akalippagano k’ebidduka.

Bwe kiba nga tugoba ppaaka mu kitundu ekiddukanyizibwamu obusuubuzi mu kibuga ndowooza ne ppaaka za bbaasi zandisembezeddwaayo nga bwe kyalikisaliddwawo ebbanga eriyiseeko ng’eziva ku luuyi lw’e Masaka Mityana zikomenga e Nateete.

Ekitali ekyo omukulu w’ekibuga ogenda kutubuzaabuza.

Janefrancis Nalima, Kampala.

Muky. Musisi tangaaza ku ppaaka za bbaasi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Paapa Francis nga yaakatuuka  mu Iraq ku Lwokutaano.

Engeri Paapa gye yeesitudde...

PAAPA Francis ‘Baba al Vatican' (nga bwe bamuyita mu Iraq) ku bugenyi obwebyafaayo mu Iraq yasisinkanye n'omukulembeze...

Catherine Namaato baamusala Catherine okutu ng’ava okukola..

Abakuba obutayimbwa basitud...

BANNAKYOTERA beeraliikirivu olw'akabinja k'abanyazi akateega abantu nga bava okukola ne babakuba obutayimbwa ku...

Ssebwana Kiberu (ku ddyo) ng’akulembeddemu Bannabusiro okukola bulungi bwansi e Kajjansi.

Ssebwana akuutidde abavubuk...

OMWAMI wa Ssaabasajja atwala Essaza ly'e Busiro, Ssebwana Charles Kiberu Kisiriiza, akuutidde Abavubuka abaalondeddwa...

Abamu ku bavubuka abagambibwa okubbira ku bodaboda abakwatiddwa.

▶️ Akabinja k'aba bodabo...

AKABINJA k'ababodaboda ababbi katadde abasuubuzi mu Kampala ku bunkenke. Babbye ssente obuwumbi bubiri mu wiiki...

Omwami w’eggombolola y’e Ngogwe, Livingstone Kisekka (ali mu kyambalo okuli engabo) ng’alaga Omulangira Wasajja (mu ssuuti wakati)amakula ge baaleetedde Kabaka.

Wasajja ajjukiza Gavumenti ...

OMULANGIRA David Kintu Wasajja agambye nti Obwakabaka bwa Buganda bwennyamivu olwa gavumenti okuba nti ekyagaanye...