TOP

Obubaka bw’oku ssimu

Added 29th August 2011

SSEBO BUKEDDE, NSABA abaamasomero naddala ago mu bibuga agasumulula kazambi n’ayita mu batuuze n’abalwaza n’okubawunyirira beddeko. Basime ebinnya omugenda amazzi amajama ate ganuunibwemu n’ekimotoka.

Jjakira Dick, Nyendo -0702090036.

SSEBO BUKEDDE, ABA Fisheries mutuyambe

SSEBO BUKEDDE, NSABA abaamasomero naddala ago mu bibuga agasumulula kazambi n’ayita mu batuuze n’abalwaza n’okubawunyirira beddeko. Basime ebinnya omugenda amazzi amajama ate ganuunibwemu n’ekimotoka.

Jjakira Dick, Nyendo -0702090036.

SSEBO BUKEDDE, ABA Fisheries mutuyambe, kati ffe abatasobola kugula byennyanja bya bbeeyi mutusalide magezi ki, emmere tulye nnuma?
0718434201.

SSEBO BUKEDDE, Abakulembeze mutuyambe mukole ebyo bye mwatusuubiza. Ffe twakola ogwaffe ne tubalonda, ate buli lwa Ssande mu Kereziya tubasabira mukole ebibasuubirwamu naye abamu mutuswaza.
Nowa Wamala, Mityana, 0752040233.

Obubaka bw’oku ssimu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssaabasumba Lwanga (owookubiri ku ddyo) n'abakulu abalala mu Klezia nga baziika Fr. Lumanyika e Lubaga.

Bannayuganda mukolerere emi...

SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga asabye Bannayuganda okukolerera emirembe n’awa...

Balooya ba Ssewanyana nga balina bye bamwebuuzaako.

Omubaka Ssewanyana ne banne...

Omubaka wa Makindye West, Allan Ssewanyana eyasindikibwa mu kkomera e Kitalya wiiki ewedde n'abawagizi be  kyaddaaki...

Nabbi Omukazi ayagala ABS ...

MARGIE Kayima (Nabbi Omukazi) ayagala aba ABS TV bamusasule obukadde 700 lwa kukozesa eddoboozi lye mu kalango...

Mugagga ng'alaga ezimu ku nte eziri ku ffaamu ye.

ETTAKA ERIRIMU AMAZZI G'ENS...

MAUREEN Mugagga agamba nti yafuna ettaka okuli ensulo z'amazzi agakulukuta agafuuse ensulo y'obugagga kubanga gamusobozesa...

Minisita w'ebyenguudo Gen. Katumba Wamala ng'atongoza ebyuma ebikola enguudo e Masaka.

'Alina pulaani ku nguudo gw...

OKWETEGEKERA akalulu ka 2021, Vision Group etwala ne Bukedde ekoze okunoonyereza n'ezuula ebizibu ebiruma abantu...