TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ab’obutale musseewo ekifo emmotoka we zitikkulira

Ab’obutale musseewo ekifo emmotoka we zitikkulira

Added 10th May 2011

Abaleeta ebirime mu butale baleeta nnyo omugotteko gw’ebidduka ku makubo kuba mwe batikkulira.

Buli katale nsaba mukasseemu ekibangirizi emmotoka mwe zitikkulira. Muyinza n’okusalawo okuzisuzangayo ku ssente entonotono.

Nsaba poliisi ezivunaanyizibwa ku bid

Abaleeta ebirime mu butale baleeta nnyo omugotteko gw’ebidduka ku makubo kuba mwe batikkulira.

Buli katale nsaba mukasseemu ekibangirizi emmotoka mwe zitikkulira. Muyinza n’okusalawo okuzisuzangayo ku ssente entonotono.

Nsaba poliisi ezivunaanyizibwa ku bidduka zituyambe okulwanyisa abatikkulira mu kkubo.

Henry Ddamulira, Kireka.

Ab’obutale musseewo ekifo emmotoka we zitikkulira

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'ewa Kisekka bazzeemu oku...

Amasasi ne ttiyaggaasi binyoose ewa Kisekka nga poliisi egumbulula abasuubuzi ababadde bakedde okwegugunga nga...

Bamukutte mu bubbi ne yeeka...

"Nnaliko omubbi ne mbuvaamu nga mu kiseera kino sirina mulimu wabula maama ampa buli kyetaago siraba lwaki nziba,...

Poliisi ekutte Sipapa

Poliisi ekutte Sipapa

Patrick Onyango omwogezi wa poliisi mu Kampala n'emiriraano bwe yatuukiriddwa ku ssimu yakakasizza okukwatibwa...

Abaserikale nga bakutte Kirumira.  Mu katono ku kkono ye Namulindwa n'omwana we gw'agamba nti Kirumira yamukubisizza waya z'amasannyalaze.

Abatuuze gwe balumiriza oku...

Kirumira yategeezezza nti abantu abakubira nsonga ng'omwana yamukubidde kutwala firimu ey'obuseegu ewuwe n'ekigendererwa...