TOP

Abalondeddwa muyambe abakozi

Added 16th February 2011

Abakozi bangi batuntuzibwa ku mirimu abalala ne batabasasula misaala kyokka ne watabaawo abalwanirira.
Nsaba abaalondeddwa banoonyereze ku mbeera abantu mwe bakolera. Singa basanga nga babanyigiriza nsaba babalwanirire.

Nsaba bategekengayo n’emisomo okubangula abakozi ku ddembe lyabwe. Aba

Abakozi bangi batuntuzibwa ku mirimu abalala ne batabasasula misaala kyokka ne watabaawo abalwanirira.
Nsaba abaalondeddwa banoonyereze ku mbeera abantu mwe bakolera. Singa basanga nga babanyigiriza nsaba babalwanirire.

Nsaba bategekengayo n’emisomo okubangula abakozi ku ddembe lyabwe. Abakozi abamu tebamanyi nti babanyigiriza kuba tebamanyi ddembe lyabwe.

Balina n’okussaawo ofiisi mu bitundu eby’enjawulo abantu gye basobola okubatuukirira bababuulire ebibafaako babayambe mu bizibu byabwe.

Irene Nabulime,
Kamwokya.

Abalondeddwa muyambe abakozi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Eyanzaalamu abalongo ansuddewo

NZE Sylvia Nayiga, mbeera mu zzooni I e Kawaala mu Kampala. Omusajja anneefuulidde oluvannyuma lw’okunzaalamu abalongo....

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...

KCCA ewaddeyo ekitundu kya ...

EKITONGOLE kya KCCA kyaddaaki kiwaddeyo ekitundu ku kibangirizi kya Centenary Park eri ekitongole ekivunaanyizibwa...

Pulaani y'okulonda mu 2021 ...

KU Lwokuna nga January 14, 2021 lwe lunaku lw’okulonderako ababaka ba Palamenti mu ggwanga lyonna. Omulamuzi Simon...

OC asse omutuuze e Lugala -...

OLUTALO poliisi mwe yakubidde omutuuze amasasi n’afiirawo lwatandise na kusobya ku mukazi eyakedde okugenda okukola...