TOP

Minisitule esalewo mangu ku bigezo ebyakwatibwa

Added 16th February 2011

Ekinneeraliikiriza kiri nti ennaku ziyita era abaana banaatera okutandika okusoma wabula tetunnamanya kye basazeewo.

Nsaba bye munaata mubituwe abaana tusobole okubanoonyeza amasomero nga bukyali.

Bwe muba temuubibawe mutugambe tutere tubazzeeyo okusoma ng’abayizi abanaatuula ebigezo bya

Ekinneeraliikiriza kiri nti ennaku ziyita era abaana banaatera okutandika okusoma wabula tetunnamanya kye basazeewo.

Nsaba bye munaata mubituwe abaana tusobole okubanoonyeza amasomero nga bukyali.

Bwe muba temuubibawe mutugambe tutere tubazzeeyo okusoma ng’abayizi abanaatuula ebigezo bya P.7 ne S.4 tebaneewandiisa. Tukooye okutuguumaaza mutugambe ekituufu.

Henry Jjemba, Kireka.

Minisitule esalewo mangu ku bigezo ebyakwatibwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mulangira ng’aliko by’annyonnyola abayizi.

'Temusuulirira baliko bulemu'

ABAZADDE abalina abaana abaliko obulemu abagenda okutuula ebibuuzo bya P7, S4 ne S6 basabiddwa obutabasuulirira...

Baddereeva ba bbaasi zino baakawatiddwa, zino nga ziri ku poliisi e Lugazi.

Baddereeva ba bbaasi bali ...

POLIISI y'e Lugazi ekoze ekikwekweeto ku bavuzi ba mmotoka beesanze bazivuga okusukka ssaawa za kafiyu.. Ku...

Ku kkono Sophie eyeekubye Ttatu mu mugongo nga bw'afaanana ( ku ddyo).

ooo...Kalaso muka ng'erinny...

OMUGOLE wa Kalaso Kokoliroko omupya amutenda ‘obukambwe' obwalema mukyala mukulu, Ruth Musimenta okugumira n'amusibako...

Metropolitan Jonah Lwanga ( ku ddyo) ng’ayanjulira abakkiriza Dikoni Cornelius Gulere.

Mwongere amaanyi mu kulyowa...

SSAABASUMBA w’Eklisia y’Abasodokisi, Metropolitan Jonah Lwanga asabye Bakabona okwongera amaanyi mu kulyowa emyoyo...

Migadde eyabbiddwa ng’aliko by’annyonnyola poliisi.

Ababbi banyaze amaduuka e K...

ABANTU abatannategeerekeka balumbye abatuuze b’e Kisozi e Buddo mu Town Council y’e Kyengera ne banyaga bya bukadde....