Nsaba bye munaata mubituwe abaana tusobole okubanoonyeza amasomero nga bukyali.
Bwe muba temuubibawe mutugambe tutere tubazzeeyo okusoma ng’abayizi abanaatuula ebigezo bya P.7 ne S.4 tebaneewandiisa. Tukooye okutuguumaaza mutugambe ekituufu.
Henry Jjemba, Kireka.
Â
Minisitule esalewo mangu ku bigezo ebyakwatibwa