Naye mutuyambe ennamba zino zibeeko.
Cristella Nabanoba, Kampala.
Ab’e Mulago musseewo bambega
Added 23rd September 2011
Abaakwatiddwa kirungi bavunaanibwe babe ekyokulabirako eri abalala. Ate nga mwagala okukola obulungi omulimu gw’okukwata ababbi abalala mu ddwaaliro lyonna, mukozese bambega batambule mu ddwaaliro lino muli kaseera olwo mujja kusobola. Kirungi nti mwatuwadde n’ennamba za ssimu okuli: 0800100447
Naye mutuyambe ennamba zino zibeeko.
Cristella Nabanoba, Kampala.
Ab’e Mulago musseewo bambega
"Twagala pulezidenti ayingire mu nsonga zaffe kubanga tetuganyuddwa mu nteekateeka zonna ze yateeka mu katale...
Ssabasumba Kiwanuka yafuuka ssaabasumba okuva mu 1960 okutuuka bwe yafa mu 1966.
Mu kikwekweto ekyakoleddwa amagye ne poliisi, baazingizza ekibira ky'e Kapcheli abazigu bano mwe babadde beekweka...
Minisitule y'eby’enguudo n'entambula esabiddwa okubaga amateeka mwe bagenda okuvunaanira buli muntu anasangibwa...
KALIDINAALI Emmanuel Wamala alabiseeko mu lujjudde oluvannyuma lw’ebbanga ng’abantu bamwebuuza. Kalidinaali okulabikako...