TOP
  • Home
  • Amawulire
  • RDC ayimirizza okusengula ab’akatale k’e Kitintale

RDC ayimirizza okusengula ab’akatale k’e Kitintale

Added 8th July 2011

Kigambibwa nti Gavumenti yateekawo akawumbi kamu okuzimbira abasuubuzi bano akatale akomulembe. Kintu yasoose kusisinkana bakulembeze baabwe abaamutuukiridde nga beemulugunya nti waliwo abantu abaagala okubasengula mu nteekateeka ezigenda mu maaso okubazimbira akatale Pulezidenti ke yabasuubiza nga

Kigambibwa nti Gavumenti yateekawo akawumbi kamu okuzimbira abasuubuzi bano akatale akomulembe. Kintu yasoose kusisinkana bakulembeze baabwe abaamutuukiridde nga beemulugunya nti waliwo abantu abaagala okubasengula mu nteekateeka ezigenda mu maaso okubazimbira akatale Pulezidenti ke yabasuubiza nga basooka na kugula ttaka ekiyinza okugootaanya pulojekiti eno.

Ronald Kiggundu omu ku bakulira abasuubuzi yategeezezza nti tebayinza kukkiriza kusengulwa kuba baayogeraganyizza dda ne bannannyini ttaka okuli akatale: David Wasswa ne Charles Tumwesigye ne bakkiriza okuliguza Gavumenti ebazimbireko

Abasuubuzi mu lukiiko luno bakkaanyizza okufaafaagana n’omuntu yenna anaagendayo ng’ayagala okubasengula.

RDC ayimirizza okusengula ab’akatale k’e Kitintale

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omuwagizi wa NUP ng'abuuka ku mmotoka ya Bobi Wine okuwona abapoliisi okumukwata.

Omuwagizi wa NUP abuuse aba...

Bobi Wine bwe yabadde e Luuka gye buvuddeko gye baamukwatidde ne bamusibira e Nalufenya bingi ebyabaddewo. Muno...

Okilu nga bamusiba bamwokye.

Ono omubbi alula ! Babadde ...

OMUVUBUKA aludde ng'abatuuze bamulumirizza okubamenyera amayumba n'abanyagulula bamukutte lubona ng'abba ne bamusiba...

Omusawo w'ekinnansi ne bba.

Omusawo wekinnansi ne bba b...

OMUSAWO w'ekinnansi, Rosemary Nabakooza azinye amazina agagete n'abasajja n'awuniikiriza abatuuze abeetabye mu...

Sseviiri ng'aalaga ebisago ebyamutuusiddwaako abaamukubye.

Bawambye abeesimbyewo e Lub...

Abantu abatannategeerekeka baawambye abamu ku beesimbyewo mu bitundu bya munisipaali y'e Lubaga eby'enjawulo, ne...

Byabakama.

Poliisi mukomye okugumbulul...

SSENTEBE w'akakiiko k'ebyokulonda, Simon Byabakama awandiikidde omuduumizi wa poliisi mu ggwanga n'amulagira bakomye...