TOP

Obubaka bw’oku ssimu

Added 7th June 2011

Mwalaze empisa ensiiwuufu era nammwe mulina okwetondera Bannayuganda. Wano tewaabaddewo byabufuzi ffenna twabadde mu byamizannyo nga tuwagira ttiimu ya Uganda Cranes.
Gavumenti yatuwa eddembe naye bwe tunaalikozesa obubi etuuse okulituggyako.
Nsaba abakulembeze mubawe ekitiibwa ekibagwanid

Mwalaze empisa ensiiwuufu era nammwe mulina okwetondera Bannayuganda. Wano tewaabaddewo byabufuzi ffenna twabadde mu byamizannyo nga tuwagira ttiimu ya Uganda Cranes.
Gavumenti yatuwa eddembe naye bwe tunaalikozesa obubi etuuse okulituggyako.
Nsaba abakulembeze mubawe ekitiibwa ekibagwanidde.

0782573895.

Aba Cranes mwebale

NNEEBAZA abazannyi mu ttiimu ya Uganda Cranes obutatumalaamu maanyi neezannya newangula omupiira.
Wabula nsaba mwongere okuba n’empisa mu muzannyo tuleme kuswala eri amawanga amalala.
Kyabadde kibi David Obua bwe yeekandazze wabula kirungi nti yalabye ensobi ye ne yeetonda nsaba aleme kukiddamu.

0712932166

Lukwago totuswaza

NSABA Loodi meeya, Erias Lukwago okukola ennyo ekibuga Kampala kirongooke.
Tukulinamu essuubi kuba omanyi ebintu ebibadde bituluma.

0712932166

Obubaka bw’oku ssimu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Batwala ng’alaga ennyumba ye eyatundiddwa.

Omupangisa atunze ennyumba ...

Ssentebe wa disitulikiti alumirizza omupangisa okutunda ennyumba ye gy’abadde yamupangisa era olumaze n’asibamu...

Ttakisi yasibidde ku mulyango gwa ssomero.

Babiri bafi iridde mu kaben...

ABANTU babiri baafi iriddewo n’abalala musanvu ne batwalibwa mu malwaliro ag’enjawulo nga bafunye ebisago, ttakisi...

Eby'omulambo gwa Looya eyaf...

Bya Stuart Yiga OMULAMBO gwa munnamateeka Bob Kasango eyafiiridde mu kkomera e Luzira ku Lwomukaaga oluwedde...

Kaweesa owa Lubaga (ku kkono) ne Tumusiime owa Kampala Central n’ekiwandiiko.

Bakoze lipooti ku kugwa kwa...

ABAVUBUKA ba NRM mu Kampala, nga bakulembeddwaamu Mahad Kaweesa eyakwatira ekibiina kya NRM bendera ku Bwammeeya...

Loole ya UPDF okwabadde abajaasi eyagudde. Mu katono ye Lt. Wandera.

Abajaasi 50 bagudde ku kabenje

ABAJAASI ba UPDF 50 baagudde ku kabenje ne bafuna ebisago eby’amaanyi. Akabenje kaagudde Nabiswa ku luguudo oluva...